Skip to content Skip to footer

Abasomesa bakusasulwa

police officers

Abasomesa nabasirikale ba police bakusasulwa wiiki eggya.

Ministry y’ebyensimbi etegeezezza nga bwefunye obuwumbi 44 obwokusasula emisaala gy’abakozi bano.

Abasomesa bakusasulwa emyeezi ebiri okuli  May ne June

Omuwandiisi weggwanika ya ministry eno , Keith Muhakanizi agamba okulwawo okusasula abasomesa kyava ku ministry y’abakozi okubawa olukalala kwebasasulira abakozi nga kuliko ab’empewo bebabadde balina okujjako.

Leave a comment

0.0/5