Skip to content Skip to footer

Abasomesa boosa nnyo

Teachers strike

Abasomesa abeebuzaawo ku mirimu beebasinze okutattana omutindo gw’ebyenjigiriza

Alipoota efulumiziddwa minisitule y’ebyenjigiriza egamba nti abasomesa abawerako beepena okusomesa nebadda mu lugambo mu yafiisi zaabwe.

Ate bbo abalina okubalondoola okulaba oba bakola bavivaako dda nga nabo basiiba mu byaabwe

Minisita akola ku byenjigiriza Jessica Alupo agamba nti abasomesa bano era abamu balina ebizibu okutaputa byebasomesa abaana kale nga n’abayizi kyangu nnyo obutabitegeera

Alupo agamba nti wabula tebatudde bagendakutandika okulwanyisa ekizibu kino okulaba ntu ebyenjigiriza bitereera

Leave a comment

0.0/5