Skip to content Skip to footer

Amataba gabalese bemagazza

 floods in Bwaise

Abatuuze bokukyalo  Lubuga wano e Kibuli gebakaaba gebakomba oluvanyuma lwa namutikkwa wenkuba afudembye mu kiro ekikeesezza olunaku olwaleero okuleka nga etikudde obusolya obusinga nga n’empya ezisinga nga zanjadde amazzi.

Abamu ku batuuze betwogedde nabo obuzibu babutadde ku myaala egyazibikira nga kati basaba ab’ekitongole ekitwala ekibuga ekya KCCA okubaako nekyekikola nga sizoni y’enkuba ekyagenda maaso.

Leave a comment

0.0/5