Ab’ekibinja ekimanyiddwa nga Kampala yaffe bakunganyizza emikono egiggya obwesige mu councilor eyakulembeeramu okusindikiriza loodimeeya
Bano bakulembeddwaamu Vincent Mayanja era ng’emikono gino bagikwasizza ab’akakiiko akalondesa.
Kansala gwebagaala okusindikiriza ye Bruhan Byaruhanga