Skip to content Skip to footer

Abatunda enjaga n’abaginywa beyongedde

marijuana

Alipoota ekoleddwa poliisi ku biragalaragala eraga eraga nti ababitambuza n’ababinywa beyongedde

Mu mwaka oguwedde gwokka kilo ezisoba mu 2000 zeezakwatibwa nga ziliko abagitambuza

Zzo ssamba z’enjaga ezisoba mu kikumi zeezasanyizibwaawo mu bikwekweto bya poliisi.

Enjaga eno esinga mu disitulikiti nga Busia, Mityana Wakiso,Luweero ne Nakaseke.

Kamisona akola ku by’ebiragaragala mu poliisi James Kyomukasa kino akitadde ku mateeka agalim mu ebituli nga tewali bibonerezo bikakali eri abakwatibwa

Leave a comment

0.0/5