Skip to content Skip to footer

Abavubi beekalakaasiza

fishnets

Abavubi ku mwaalo gwe katosi bavudde mu mbeera nebeekalakaas lwakubagaana kuvuba

 

Bano balumbye abakulembeze ba district beebagamba beebasinze okubalinnyira mu mugaati

 

Abavubi bano balagiddwa obutavuba okumala eyezi esatu okusobozesa ebyenyanja okukula

 

Abavubi bano kigambibwa okuba nga bavuba nnyo obwenyanyanja obuto ate nga n’ebitimba byebakozeseza bikyaamu.

Abavubi bano bagamba nti kikyaamu okunenya bbo ku bwenyanja obuto ate ng’abavubi bangi ku Nyanja nalubaale.

Abavubi bano era bawagiddwa ne ba councillor abamu abagamba nti kino tebakiyisangako.

Leave a comment

0.0/5