Skip to content Skip to footer

Abavubuka ba Pipo pawa bagenda bakwatibwa

Bya Ivan Ssenabulya

Omubaka owa munispaali ye Mukono Betty Nambooze alabudde nga bwagenda okulopera palamenti, ku kikwata bavubuka wansi wekisnde kyebyobufuzi ekya People Power.

Okusinziira ku Nambooze abavubuka bangi mu kisnde kino ekikulemberwa omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulannyi Ssentamu, bazze bakwatibwa wabula awatali nsonga nambulukufu.

Bino abyogedde oluvanyuma lwokukyalako mu kkomera lye Kauga wali e Mukono, wabula agamba nti yasanze ngabavubuka bangi babagalira bwebakwatibw aolwokwambala ebimyufu okuli enkofiira.

Leave a comment

0.0/5