Skip to content Skip to footer

Abavubuka ba ssanduuke bawonye ekkomera

Jobless youths

Ate okuvaako mu kooti abavubuka abakaalakaala ne ssanduuke babuukira mabega nga jjanzi ,oluvanyuma lw’omulamuzi wa kkooti ya City hall okugoba omusango  ogubade gubavunaibwa gw’okukuba enkungaana ezimenya amateeka ogubadde gubavunanibwa.

kinajukirwa nti Bano baabagalira e ssanduuke y’abafu nebagitwala ku kibumbe ky’amefuga mu kwekalakaasa olw’ebbula ly’emirimu mu ggwanga.

Omulamuzi ategezezza nga oludda oluwaabi bwelulemereddwa okuleeta obujulizi obulumika abantu bano oluvanyuma lw’okumala ebbanga ku alimnada e Luzira.

Leave a comment

0.0/5