Akola nga Ssabalamuzi w’eggwanga Steven Kavuuma asabye government okwongera ku nsimbi zewa essigga eddamuzi, okwongera okutumbula embeera enungi.
Kavuma agambye nti essaga eddamuzi liwebwa ensmbi obutundu 6 % bwogerageranya ne parliament wamu n’ebitongoel bya government ebirala ebiwebwa ebitundu 4.4%.
Kavuma agambye government lwakiri erina okwongera kunsimbi zino okutuuka ku bitundu 2%, okusobozesa emirimu okutambula obulungi.
Ono era agambye nti abalamuzi obokutinko abalala 5 bagenda kulondebwa, okukendeza ku misango egyetumwe mu kooti.