Skip to content Skip to footer

Abavubuka bakwatidwa lwa kulya nsimbi z’akwekulakulanya.

BYA YAHUDU KITUNZI.

E Butaleja  Police ekutte abavubuka mwenda  nga bano balangibwa kulemwa kuzza nsimbi zebeewola okwekulakulanya mu 2013.
Ayogerere police  ye Bukedi Sowali Kamulya akasiza okukwatibwa kwabavubuka bano , n’agamba nti bano bagenda kuvuninabwa gwakufiriza government nsimbi.

Akukira eby’emirimo e Butaleja district, Alex Felix Majeme  agambye nti bano bebamu kubavubuka 32 abeewola obukadde 360  mu 2013  kyoka nebalema okuziizza.

Ono agambye nti kati babakanye ne kawefube ow’okuyigga bano abakyali ku miside.

Leave a comment

0.0/5