Bya Abubaker kirunda.
E Namwendwa mu district ye Kamuli police ekute omusomesa owa primary nga ono emutebereza o kusobya ku mwana wa myaka mukaaga gyokka.
Omusajja ono ow’e myaka 24 kigambibwa nti yayise akaana kano n’akatwaka munyumba okukakana nga akasobezaako.
Joshua Mboizi nga ono yaakola ku by’abaana e Kamuli agamba nti baafunye okukubagulizibwako okuva mu kibiina ekya Plan International nebalyoka bakwata omusajja ano.
