MASAKA
Bya Sam Ssebuliba
E masaka police nate erabudde abawagizi b’omupiira ogw’amasaza okukuuma obukakama, beewale okutuusa kubanaabwe obulabe.
Bino bigidde mukadde nga empaka z’amasaza zituuse ku mutendera gw’oluzanya olwa quarter final, era nga enkya Mawokota yakweriga ne Budu mukisaawe kye masaka.
Twogedeko nayogerera police mu greater masaka Lamecka kigozi nagamba nti bakitegedeko nti abawagiziba buddu beera okukola obulabe kube Mawokota, kyagamba nti kikyamu.
Kati ono sabye abawagizi okusigala kumulamwa banyumirwe mupiira sosi kulwanagana.