Skip to content Skip to footer

Abayisiramu sibasanyufu ne Ssabapolisi.

Bya Ben Jumbe.

Omubaka wa parliament owa Kawempe North Latiff Ssebagala n’owa Kampala central’s Mohammad Nsereko balaze obwenyamivu olwa police okulwaawo okubadddamu ku ntekateeka zaabwe ez’okutegeka  okusaba nga kwogase n’okuvumirira engeri abayisiramu gyebazze bakwatibwamu, kko n;okuliisibwa akakanja.

Bano bombi babade bategese okusaba okw’enjawulo wano e kololo ku lw’okutaano, kyoka nakaakano bagamba nti police tenabanyega

Twogedeko ne ssebagala naagamba nti bawandiikira aduumira police ye gwanga Martin Okoth Ochola okuviira dala mu November, nebadamu okumujukiza sabiiti eno , kyoka nakaakano tanabanyega.

Leave a comment

0.0/5