Skip to content Skip to footer

Abayizi be Makerere batabuse- mutuwe ssente zaffe

MUK strike fe

Abakulembeze b’abayizi ne ssenkulu w’ettendekero ly’e Makerere besozze akafubo oluvanyuma lw’abayizi okwekalakaasa.

Abayizi amakya galeero bakedde kwekalakaasa  olw’etteeka ly’okumalayo ebisale byonna  mu wiiki 6 ezisooka nga olusoma lwakatandika nga n’abasasulirwa gavumenti  bemulugunya ku nsako yabwe okulwawo okubaweebwa.

Wabula amyuka ssenkulu w’ettendekero lino ategezezza nga ye bwagoberera amateeka geyasangawo nga tanatwala kifo kino.

Dumba ategezezza nga ezimu ku nsimbi z’abayizi bano bwezaweebwayo okugulira abayizi ebitabo ku massomero gaabwe n’ebirala ebyetagisa.

Wabula asuubizza okutunula mu nsonga eno.

Leave a comment

0.0/5