Skip to content Skip to footer

Abayizi e Kyambogo bazeemu okwekalakaasa

Bya Damalie Mukhaye

Abayizi ku ttendekero e Kyambogo banusizza ku mukka ogubalagala, ogubakubiddwamu namasasi bwebatanudde okwegugunga nga bwakanya abakulu ku ttendekero okwongeza ebisale byokwegezaamu.

Ebisale bya Internship byayongezeddwa okuva ku mitwalo 10 okudda ku mitwalo 25, atenga ebisale byokwewandiisa byayongezeddwa okuva ku mitwalo 5 okudda ku mitwalo 10 byonna abayizi byebawakanya.

Abayizi bano nga bekalakaasa ku Lwokusattu lwa wiiki eno, baweze nti tebanweera bakugenda mu maaso okwekalakaasa okutuusa ngensonga zaabwe zikoleddwako.

Wabula omumyuka wa ssenkulu Prof Elly Katugunka yatutegeeza nti ebisale bino bikola ku bayizi abppya bokka, nga zakuyamba ku bayzi bebasinda naddal ewala nga mu byalo.

Leave a comment

0.0/5