Skip to content Skip to footer

Banka enkulu esubizza okunonyereza ku nsonga zabagobwa

Bya Damalie Mukhaye

Bank ya Uganda enkulu etegezezza nti yakunonyereza ku kwemulugunya kwabaali abakozi mu Crane Banka 400 abagobwa mu bumenyi bwamateeka, banka eno bweyali etundibwa eri DFCU.

Bano kidiridde okuwandikira banka enkulu, nga babanja ensimbu bwuwmbi, babaliyiriore mu nnaku 45 zokka.

Kati omwogezi wa banka enkulu Charity Mugumya akaksizza nti baafunye ensonga zino mu buwandiike.

Munamateeka wabakozi bano, Isaac Ssemakadde yategezezza nti abantu be babagoba, awataali kubaliyirira yadde ennusu.

Leave a comment

0.0/5