Skip to content Skip to footer

Bannayuganda bazzeeyo e Juba

south sudabkkkk

Yadde ng’emundu ziseka e South Sudan, bannayuganda batandise okuddayo.

Bannayuganda bangi bakooye embeera eri kuno nga basazeewo okuddayo banoonye ensimbi

Baasi ezaali zitakyalina ba kasitoma kati bayitirivu ea nga basuubira nti bajja kweyongera.

Omu ku bakozi mu kkampumi ya Bakulu coaches asabaaza abantu, Fathil Wagala agamba nti abantu abatambula balai bakenedeera mu biseera bya sekukkulu kyokka nga bweyaggwa nebaddamu

Ono agamba nti bangi beerarikirira abaana baabwe okudda mu masomero na nabo benyini tebasobola kweyimirizaawo.

 

Leave a comment

0.0/5