Skip to content Skip to footer

Abazigu babayodde

ssenkumbi 2

Poliisi ekutte abasajja kkumi n’omu ababadde babba emmotoka n’e piki.

Ekibinja kino ekikulemberwa, Ronald Kimera kyasangiddwa n’emmotoka  mukaaga kko ne piki 17

Aduumira poliisi ye Katwe, Michael Mubangizi agamba nti bano beebamu ku gubinja ogunene ogukuba aba bodaboda obutayimbwa nebakuulita ne piki zaabwe.

Bano nno buli lwebabadde bamala okunyagululula nga basaddaaka ebisolo mu ngeri y’okujaganya.

 

 

 

 

Leave a comment

0.0/5