Skip to content Skip to footer

Abazigu babayodde

thugs arrested

Poliisi e Kawempe ekutte abasajja basatu abagambibwa okubeera abazigu

Abasajja bano basangiddwa n’emmundu era nga kiteberezebwa nti babadde bateekateeka kunyaga

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Patrick Onyango agamba nti abakwatiddwa kuliko

Dickson Orwenyi D, Isaac Ariti, and Constance Ahimbisibwe.

Kiteberezebwa nti bano beebamu batigomya abe Kawempe n’emiriraano.

Leave a comment

0.0/5