MUKONO
Bya Ivan Ssenabulya
Olukiiko lwa district ye Mukono lulemererddwa okutuuza olukiiko, olwe bbula lyensimbi.
Olukiiko lwabadde lusubirwa okutuula wakati wanga August 24th and 30th omwezi oguwedde ogwo’munaana kyoka ensimbi ne’zigaana
Omukubiriza wolukiiko lwa district Emmanuel Mbonnye kino akitadde ku gavumenti nti yalwawo okubawereza ensimbi ezokuduanya emirimo gyabwe, atenga yetekeddwa.
