Skip to content Skip to footer

Afumbye omwana we

WOman cooks

Poliisi ye Moroto etandise okunonyereza ku bigambibwa nti waliwo maama eyatokosezza omwanawe muntamu n’amutta ku kyalo  Nakapelimen .

Akulira okunonyereza ku misango ku poliisi ye Moroto  John Omwony agamba baasindise dda basajja baabwe okuyigga kalittima ono akyaliira ku nsiko.

 

Poliisi yatuuse ewabadde enjego eno n’esanga nga  omulambo gw’omwana ono nga yenna eddiba kumpi tekuli oluvanyuma lw’okufumbibwa mu ntamu.

 

Yye Meeya wa municipaali eno Aex Lemu kino agamba abakyaala basaanye okukomya omuze gw’okutta abaana baabwe.

Leave a comment

0.0/5