Skip to content Skip to footer

Paaka ya Kafumbe Mukasa eggaddwa

Kafumbe mukasa road works

Abasabaaze abakozesa paaka ya Kafumbe Mukasa bakonkomadde oluvanyuma lwa paaka eno okuggalwa

Paaka eno yaggaddwa olunaku lwajjo aba KCCA ne poliisi lwakubeera mu kifo ekikyaamu.

Taxi zonna ezibadde mu paaka eno kati zasindikiddwa mu paaka ya USAFI

Abasinze okukosebwa beebasuubuzi abalina emigugu

Ssentebe w’ekibiina ekigatta ba dereeva ne ba kondakita ba Taxi Mustafa Mayambala agamba nti badereeva bakyasobeddwa nga tebamanyi kyakukola

 

 

Leave a comment

0.0/5