Skip to content Skip to footer

Agambibwa okusaddaaka omwana Akwatiddwa

nnn

Poliisi mu district ye Buikwe ekutte omusajja ateberezebwa okusaddaka omwana.

Omulambo gw’omwana ono ow’emyaka 8 gwasangibwa mu kibira ngagusaliddwako emikono n’amagulu

Oluvanyuma lw’amwana ono okubula Jajja we Nakitende Jeniifer yagezeeza polisi, eyatandika okunonyereza.

Owmogezi wa polisi mu bitundu bya Savana Lameck Kigozi agambye nti ekwatiidwa ye  salim walyawula.

Leave a comment

0.0/5