Skip to content Skip to footer

Kkampuni ezitwala abantu ebweru nzibi

Binoga

KKampuni ezitwala abantu ebweru ezisinga tezirina lukusa ku kikola era nga ziriwo mu bumenyi bw’amateeka

Okulabula kuvudde eri akulira poliisi erwanyisa okukusa abantu, Moses Binoga .

Kiddiridde minisitule ekola ku nsonga z’omunda mu ggwanga ng’eri wamu n’ab’obuyinza mu Dubai okukwata abantu musangu okuva mu kkampuni ya Ham Property ng’eno ebadde ekukusa abantu

Binoga agamba nti kkampuni zino kyezifa kusindika bantu okufuna ensimbi mu kifo ky’okufa ku gyebabasindika

Asabye abantu obutacamukiirira na kugenda bweru kubanga abasing bafere abaanoonya ensimbi

Leave a comment

0.0/5