Skip to content Skip to footer

Akabenje kasse bataano

Lamcek Kigozi

Abantu bataano bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Ababaddewo n’akabenje kano kagwaawo bagamba nti emmotoka ye Makerere ekonaganye n’endala eya MTN

Abasatu ku bafudde babadde ba mtn ate 2 ne Makerere.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kino Lameck Kigozi agamba nti emirambo gya bano gitwaliddwa mu ddwaliro e Mulago ng’okunonyereza bwekugenda mu maaso.

Abagenzi kutegereseeko Alex Mujaasi, Tuha Asha,Irene Ndagire ng’ababiri tebategerekese

Leave a comment

0.0/5