Skip to content Skip to footer

Bano basazeewo kwekalakaasa nga beeyambula

HUNGARY-EDUCATION-OFFBEAT

Abayizi ba yunivasite emanyiddwa nga Kaposvár basazeewo okwekalakaasa nga bali buswa nga bawakanya amateeka amapya agaleeta enyambala enkakali.

Abayizi bano babadde bagaaniddwa okwambala enkunamyo, n’okwemyuula nga bagenda mu bibiina

Yunivasite eno esangibwa mu ggwanga lya Hungary

Abayizi bano basoose kwekubisa nga bali mu ngoye n’oluvanyuma nebeyambula nga bayingira mu bibiina okusoma

Leave a comment

0.0/5