Skip to content Skip to footer

Akatale ka Paaka yaadi kakutte omuliro

parkyard mkt

Omuliro guzzeemu okukwata akatale ka paakayaadi .

Omuliro guno gutandise nga ku ssaawa kkumi ku makya .

Poliisi enziinya mooto etuuse mu kitundu kyokka nga tewabaddeewo kyakutaasa.

Abasuubuzi abalabiddwaako nga bakuba emiranga beewunise ate abalala balwana kulaba nga bataasa akatono akasigalidde

Yyo poliisi ekubye omukka ogubalagala okugugumbulula mu abasuubuzi basuubuzi abagezaako okutaasa emmaali yaabwe era babiri beebakoseddwa

 

Leave a comment

0.0/5