Skip to content Skip to footer

Amasanyalaze gaakusigala nga gaabuseera.

Bya Samuel ssebuliba.

Kikakasiddwa nga bannayuganda bwebagenda okwongera okusasula obuwanana mu masanyalaze, newankubadde amabibiro g’amasanyalaze amalala gaze gagulwawo.

Bino bigidde mukadde nga government etegese okugulawo amabibiro okuli  Karuma ne Isimba .

Bwabadde afulumuya Alipoota ekwata ku bungi bw’asanyalaze  nabutya bwebukwatagana ne enkulakulana, eyakulidemu okukola  alipoota eno eyatuumiddwa Powering Uganda’s transformation, era nga yakulira ekitongole ekya  center for development alternative Max Walter agambye nti amasanyalaze ga Uganda abagakozesa bakyali batono, kale nga gyegakoma okweyongera gyegakoma okubeera egebeeyi

Kati ono alabudde bannayuganda nti nga okujjako abakozesa amasanyalaze beyongedde mu Uganda, amasanyalaze sigakukka  mu beeyi

Leave a comment

0.0/5