Skip to content Skip to footer

Amasanyalaze gabizadde

Bya Damali Mukhaye

Poliisi eriko abasuubuzi boku Nasser Road  4 bekutte lwekwekalakaasa olw’ebbula ly’amasanyalaze.

Abasuubuzi bano bakedde kwekumamu gutaaka nabakuma omuliro mu Makati g’oluguudo nga bagamba tebakola okuva olunaku lw’eggulo olw’ebbula ly’amasanyalaze .

Kino kivuddeko ebyentambula okusanyalala nga tewali mmotoka esala mu kitundu kino ekiwalirizza poliisi okubagumbulula okukkakana nga ekutteko 4.

 

Aduumira poliisi ya CPS Joseph Bakaleke ategezezza nti omuntu nga alina okwemulugunya ensonga alina kuzikwata mu mirembe sikukyankalanya mbeera.

Leave a comment

0.0/5