Skip to content Skip to footer

Amasasi ganyose e Mubende

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi e Mubende etandise okunonyereza ku bubbi obukoleddwa ku ssundiro lyamafuta, mu Kabuga ke Kyeza mu gombolola ye Butorogo.

Eno abazigu ababdde bambadd ebijaketi ebiddugavu 3 basasiridde amasai ku ssundiro lino, nebabba emitwalo 70 nebalaka anabantu ababadde okumpi nga bakoseddwa.

Abakoseddwa kubaddeko Basima Fred.

Oluvanyuma era balaumbye omuntu wabulijjo omulala, ategerekeseeko erya Zalamba Alifunsi nebamubbako sneismbi eziwera ne ssimu za mobile money.

Kati omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Wamala, Nobert Ochom agambye nti okunonyererza kugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5