Skip to content Skip to footer

Amataala g’obwereere gajja

power savers

Mu kawefube ow’okutumbula amataala agatanywa nnyo masanyalaze, ekitongole ekirondoola ebyamasanyalaze mu ggwanga kyakugaba amataala gano eri abakozesa amasanyalaze

Kino bagenda kukikola nga bali wamu ne minisitule ekola ku by’amasanyalaze kko UMEME

Ng’ayogerako eri bannamauwlire mu kampala, omukulu mu kitongole kino Eng. Ziria Tibalwa Waako agambye nti balina amataala emitwalo 42 nga bagenda kutandika okuzigaba mu January w’omwaka ogujja

Leave a comment

0.0/5