Skip to content Skip to footer

Amataba gagoyezza aba China- 25 bafudde

Abaddukirize abasoba mu 2,000 bali mu kunonya bakawonawo oluvanyuma lw’amataba okuzingako obuvanjuba bw’eggwanga lya China nga 25 bebakafa.

Amataba gano galeeewo okubumbulukuka kw’ettaka nga era ebyalo ebiwerako okuli  Lidong mu ssaza lye  Zhejiang bikoseddwa .

Amataba gakifudde kizibu okutaasa omuntu yenna ga era eno n’abantu 12 bakyabuze.

Kati abaddukirize bakozesa ebimotoka bi bunduzza wamu n’embwa enkozi z’olusu okulaba nga bazuula bakawonawo.

Leave a comment

0.0/5