Skip to content Skip to footer

Anywar owa FDC agenda wa Mbabazi

Beatrice Anywar 1

Munna FDC era nga mubaka omukyala owe Kitgum Beatrice Anywar ategeezezza ng’olunaku lw’enkya bw’ajja okuwerekera Mbabazi mu kumuwandiisa okulaga obuwagizi bwe gy’ali.

Anywar agambye nti ab’omukago gwa TDA bagaana okutegeragana nebalekawo abantu babiri okuli Mbabazi ne D.r Kiiza Besigye era nga bonna bakubawagira

Anywar agambye nti bakunze abantu okuwagira abantu bombi okulaba nti bonna bayuguumya ekibuga

Leave a comment

0.0/5