Bya Shamim Nateebwa
Kigambibwa okuba nti Joseph Opima ow’emyaka 35 nga mutuuze we Akright ku lw’e Ntebe sitaani amukemye n’asobya kumuwala we owemyaka 2 nga nyina agezze kuzaala .
Omwana aleeteddwa mu ddwaliro okukeberebwa nga akaaba, okusesema, okufulumya obubi wamu n’omusaayi.
Kitegerekese nti Opima poliisi ye Kajjansi okumutaasa ku batuuze y’amututte mu ddwaliro ly’e Ntebbe nga eno okuwoona anaba Katonda.
Maama wo mwana ategerekeseko elya Scovia ategezezza nga Opima bweyaguddwako omusango gw’okusobya ku muwala we atanneetuuka ku:09/20/06/17