Skip to content Skip to footer

Naggagga Kirumira wakukunyizibwa

Kirumira

Kooti eyise bukubirire naggagga Godfrey Kirumira okuginyonyola lwaki azimba ekizimbe mu kibuga nga talina lukusa

Ekizimbe ekyogerwaako kili ku luguudo lwa Nasser Mu kampala

Omuwaabi wa gavumenti Kakie atugonza agambye nti, Kirumira ono akianyi bulungi nti okuzimba mu kibuga, omuntu amala kufuna lukusa nga kino akibuusizza amaaso.

Omulamuzi Juliet Ahatanga kati amulagidde okulabikako mu maaso ge nga 24 omwezi ogujja

Leave a comment

0.0/5