Ababaka abatali bamu mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga bateekateeka kuyisa kiteeso nti omubaka asasulwe okusinziira ku milimu gy’akola
Ababaka okuli Paul Mwiru, Joseph Ssewungu , Peter Okeyo ne Lulume Bayiga
Agamba nti ababaka bangi omusaala balya gwa bwereere nga tebalina kyebakola
Bano abagamab nti ku babaka 376, ababaka 200 bokka beebetaba mu ntuula ate nga bafuna ssente
Bano ensonga eno bagaba nti bnagenfa ku gireeta mu Lukiiko lw’awamu mu lutuula olwa ssabiitie jja