Omwana agwiridde nyina omuto n’amutuga katono kumutta lwakulemera mu maka ga kitaawe
Ivan Kisekka ow’emyaka 17 y’azze ku muka kitaawe Sarah Kayaga n’amutuga bw’amugwikirizza mu nyumba nga banne bagenze ku ssomero.
Kayaga asangiddwa mu ddwaliro e Mulago nga obulago buzimbye agambye nti omwana ono amulanga kulemera mu maka gaabwe nga kati myaka 3 nga kitaabwe agenze e Juba.
Bano batuuze be Komamboga mu divizoni ye Kawempe.