Skip to content Skip to footer

Ba kanyama baakusisinkana omukulembeze we gwanga

ByaIvan Ssenabulya

Ba kanyama abakazibwako erya Bouncer olunnaku olwenkya bakusisinkana omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni, eyabatumizza.

Okusinziira ku akulira ekibiina kya Umbrella for Uganda Bouncers Association, Tonny Ssempijja presidenti yeyabatumizza nayenga nabo balina byebagenda okumugamba.

Agamba nti baakumusaba okutendekebwa, nabo batwalibwe ngekitongole kyebyokwerinda.

 

Leave a comment

0.0/5