Bya Abubaker Kirunda
Abakazi 5 baakwatiddwa ku nguudo nga kigambibw anti balenga akaboozi, bavunaniddwa mu kooti oluvanyuma nebabsindika ku alimanda mu kkomera Bugembe.
Bano basimbiddwa mu maaso gomulamuzi we ddaala erisooka e Bugembe Esther Nalungi nebabasomera emisango wabula nebagyegaana.
Oludda oluwaabi lugamba nti bano kyebakola kimenya mateeka.