Skip to content Skip to footer

Baagala kunzijako ntebe- Lukwago

Lukwago

Loodi meeya Erias Lukwago agamba nti wakusigala ng’alwanira entebe y’obwa loodimeeya gy’agamba nti olukwe olugitwaala lwawedde

Lukwago agamba nti akitegeddeko nti oluvanyuma lw’okugaana okwetondera pulezident museveni , agenda kujjibwa mu ofiisi omwezi guno nga gavumenti ekozesa akakiiko akassibwaawo okunonyereza ku nneyisa ye.

Ono wabula agamba nti kino bagenda kukikola nga bayita mu kakiiko akamunonyerezaako.

Wabula aweze nti tajja kukkiriza wakiri okudda mu bantu okunoonya akaluluu.

Leave a comment

0.0/5