Skip to content Skip to footer

Abayizi be Kyambogo beekalakaasizza

kyambgo

Embeera ezze mu nteeko mu ttendekero lye Kyambogo poliisi gyeyakedde okwezooba n’abayizi.

Abayizi bano beekalakaasizza nga bagala kuddamu okusoma oba ssi kkyo ettendekero liggalweeewo

Poliisi ekozesezza omukka ogubalagala okubagugumbulula kyokka nga bawera nti tebannaluba, bagaala kusoma

Lwo olukiiko olutudde wakati w’abasomesa n’abakulira ettendekro lyaabuse tewali kituukiddwaako

Leave a comment

0.0/5