Skip to content Skip to footer

Baasi endala zizze

awakula ennume

Baasi z’awakula ennume zitandika okukola olunaku lw’enkya

Baasi zino zigenda kutandikira ku luguudo lwe Gayaza

KCCA yawadde aba kkampuni eno kutandika emilimu olunaku lwajjo

Omwogezi wa kkampuni eno, Charles ssentongo agamba nti bagenda kutandika ne baasi 25 nga abazagaala bakusasulanga shs 1000 okuva e gayaza okutuuka e Kampala ate abakoma ku kalerwe bakusasula shs 500

Ono agamba nti bakugena mu maaso nga boogeraganyaamu ne KCCa ku ky’okweyongerayo e Kawempe ne ku luguudo lwe Entebbe

Leave a comment

0.0/5