Skip to content Skip to footer

Babasenze ku kibira

evicted woman

Poliisi mu disitulikiti ye Mukono ekutte abantu 112 abaali besenze ku kibira kye Namanve mu bukyaamu

Abantu bano ng’abasinga bazirwanako , bamulekwa ne bannamwandu b’abazirwanako babadde batandise okulimira ku kibira nga bagamba nti nabo balina okuganyulwa mu kununula eggwanga.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti ekibinja kino kibadde n’ebiso, enkumbi n’ebirala ebikozesa mu kulima

Ono agamba nti bano bagenda kuggulwaako misango gyakwonoona bitali byaabwe n’okwesenza ku ttaka ly’ekibira

Leave a comment

0.0/5