Skip to content Skip to footer

Babbisa misumaali

Abanyaga abagoba ba bodaboda bongedde okutabuka nga bongedde okunyweeza.

Bano kati bakozesa emisumalai emiwanvu okukuba mu mitwe gy’abo beebanyaga

Jimmy Mujuzi akolera e Namasuba alozezza ku bukambwe bwa bano bwebamusabye ssente nga tazirina

Mujuzi nga mugoba wa bodaboda, bamubazizza nga yakasimba piki ye w’esuula nebamuzingako era awo nebamukuba omusumaali mu mutwe

Omusajja ono ali mu ddwaliro e Mulago ng\ababe tebannalabikako

 

Leave a comment

0.0/5