
Ekibiina ekirwanirira eddembe lya bamalaaya kisimbidde ekkuuli ekirowooza kya minisita w’ebyempisa Fr. Simon Lokodo okuwera obupiira bugalimpitawo okuva mu kabuyonjo za palamenti
Omwezi oguwedde Father Lokodo yategeeza nga palamenti bw’ejjudde abantu abafumbo abalina abagaalwa baabwe nga tewali nsonga lwaki ate babawa obupiira
Banakyaala bagamba nti ekirowoozo kya minisita ssinga kiyita kiyinza okwongera ku bulwadde bwa mukenenya okubuna