Skip to content Skip to footer

Bamalaaya be Katosi bemulugunya

katosi
File Photo:Abantu nga babasomosa omugga

Ba malaaya ku mwalo gwe Katosi bagamba wetagisaawo enkola eyokwekenenya  abakazi appya abagya okwegatta ku mulimu gwokulenga akaboozi.
Bano tubatukiridde nebategeeza nga omuwendo gwabwe bwegweyongedde nga n’abamu bakyamu.

 

Bagamba waliwo abava ku bizinga ebirala nebabononera nakatale saako okukola ebitagoberera mateeka
gebabaga.

Bbo abatuuze n’abataka be Katosi balumiriza ba malaaya bano okwonoona abaana abato nga nabo babaguza akaboozi, nga basaba gavumenti nabakulembeze okusitukiramu okukola ekyamangu.

Mukwaya Philip omu ku bavubi yannyonyola embeera eri ku mwalo guno.

Leave a comment

0.0/5