
Poliisi mu disitulikiti ye Iganga ku kyaalo Nyuti etandise okunoonya abatuuze abakkakkanye ku musomesa nebamukuba emiggo egimusse
Bano abatandise ng’abakuba olwaali bakubye omusomesa emiggo nga bamulanga kugwa ku kabenje mu maaso gaabwe gyebigweredde n ga mufu
Ayogerera poliisi mu Uganda Fred Enanga atutegeezezza nti omusomesa ono yabadde avuga pikipiki okukkakkana ng’emukubye ekigwo, wabula kino kitabudde abatuuze nebasalawo okumukuba.
Agavaayo galaga nga omusmesa ono kigambibwa okuba nti afudde yakatuusibwa ku ddwaliro nga kati poliisi eyigga abakoze omusomesa ku ffujjo nebamutta.