Skip to content Skip to footer

Banakyeewa balumbye Police ya Old Kampala.

Bya Ritah Kemigisa.

 

Kampala: Abakozi  mu kitongole   ekya Human Rights awareness and promotion forum  abaalumbibwa abatamanya ngamba sabiiti ewedde, nabo bakedde kulumba police eya old kampala nga baagala kumanya ani abalumba entakera kyoka natakwatibwa

Kinajjukirwa nti ku lw’okutaano luno waliwo abaalumba office z’abano ezisangibwa e Namirembe  nebalumya abakuumi 2, songa guno sigwewali gusoose.

Kati bano bategeezeza nga bwebateagenda kuseguka okuva wano okujjako nga bafunye okudibwamu

 

Leave a comment

0.0/5