Skip to content Skip to footer

Banna-diini balabudde palamenti

Bya Damalie Mukhaye

Banna-diini mu mukago ogwa Uganda joint Christian council balabudde palamenti, obutemolera ku ssemateeka we gwanga kubanag, bangi kubana-Uganda tebakiwagira.

Bino bijidde mu kadde nga palamenti eyokedde okuteesa ku nnongosererza mu ssemateeka we gwanga, okujja ekkomo ku myaka omukulembeze we gwanga gyanaberanagamu.

Okusinziira ku ssentebbe wekibiina kino, Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda His grace Stanley Ntagali, kino kyandiretawo obunkenke nokutabangula egwanga.

Agamba waddenga ebbago lino lyandiyisibwa, naye abantu absigadde obungi tebakiwagira.

Leave a comment

0.0/5