Skip to content Skip to footer

Enjala eyongedde okuzingako ab’e Karamoja

File Photo : Abakaramoja
File Photo : Abakaramoja

Enjala eyongedde okuzingako ab’e Karamoja nga kati ebikumi n’ebikumi by’abatuuze basaze ensalo okwesogga eggwanga lya Kenya okufuna kyebazza eri eri omumwa.

Amaka agasoba mu mitwalo 50,000 gerya nkuta olw’ebbula ly’emmere erivudde ku kyeya nga n’ebimera ebisinga byakala dda.

Meeya wa Kaabong town Council Gabriel Loiki akakasizza nga abatuuze abasinga bwebalesewo amaka gaabwe okunonya eky’okulya kale nga gavumenti esaana okuyamba okwewala emirambo gy’enjala.

Leave a comment

0.0/5